Abatalina Yesu Lyrics – Betty Namaganda

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi
Alina okwagala kuli okutasosola
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu

Ono omusajja gwe nkubulira, omukwano gwe gwa namadala
Munange nga gwakukutte, gulinga akadalidali
Anti bwo katankula, toyagala omale
Banange nze nasobedwa omukwano gwe gwa nsuseeko
N’okwagala kwalina, eli omwana w’omuntu

Ffe abaali babuze natuzawuula
Nze eyali omukuuzi nabinsuzza
Nalabyeeyo nabamansuzzi webwategedde
Nabo nebabisuule eli nebamweyuna
Abasiyazi olwakiwulidde nebamweyuna
N’ababbi olwabitegedde nebamweyuna

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi
Alina okwagala kuli okutasosola
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu

Waliwo kino kyeyakoze, mubutuufu kyansuseeko
Kintambuza newunaganya nayenga ye yakikoze
Ffe twaali baavu abamanyiddwa
Nga nabaavu batuyita baavu
Elyo elinya nalicuusa nalitujjako
Omukisa natuwa gguli oguggaggawaza
Atte takomye awo yansubiza nanyongerako
N’ebyenamusabye nabyo ela abikolako

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi
Alina okwagala kuli okutasosola
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu

Ggwe lowooza okwagala kwalina
Mazima kwa namadala
Yawaayo obulamu bwe, Naffa gwe obe mulamu
Emiggo nagigumira nga endwadde ayagala ziwone
Omusalaba oggwo yagumanya naye nga ayagala olokoke
Nga afirilira ffe abali batamanyi na linya lye
Abasamize nabayitayo nabalokora
Abalogo nabajjayo nabasembeZa
Abamujelega nabasonyiwa nabalokola

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi
Alina okwagala kuli okutasosola
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu

Ababuulira enjiiri eyo munguudo Omukwano ggwe gubatute
Wabwanga takubulidde nnemere emulema okulya
Okutuusa lwa yansanguza nti Yeesu akwagala owone

Tomutunulira ggwe n’oseka olwebyo byakugamba
Bambi ayagala omanye ela owone geyena
Ebyo by’oliko gw’osuule eli okwaate Yesu
Ofune insurance ey’obulamu obw’oluberela

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi
Alina okwagala kuli okutasosola
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi (Munange ofilwa nnyo)
Alina okwagala kuli okutasosola (naawe akwagala)
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente (asinga obugagga bwensi)
Measure up move
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu (abisinga byonna)

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi (eno obwaavu yabututte)
Alina okwagala kuli okutasosola (ebilwadde abiwonyeza)
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente (ennaku yagitutte)
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu (amaziga nagasangula)

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi (abisinga byonna byonna)
Alina okwagala kuli okutasosola (hey)
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente (ennaku yagitutte)
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu (asiinga obugagga bwensi)
Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi (abatamulira musubwa nnyo)
Alina okwagala kuli okutasosola (ffe abamusembeza tufunye mu)
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente (abisinga byonna byonna)
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu (munange osubwa nnyo)

Banange Yesu abatamulina nga mufirwa biingi (gilagwe n’omusembeza)
Alina okwagala kuli okutasosola (abisinga byonna)
Atooba nga wa mufunye osinga afunye ssente (abamulimu tunuyumidwa)
Silimba nga wa mufunye osinga afunye zaabu