Ebbaluwa Ya Bobi Wine ( Kiyita Mulugya)
Okuva Ewa DR T.Amale
Nsazeewo okuwandiika Mu Luganda Abawagizi bo basobole nabo okugoberera.

Lwaki Dr T Amale Alumba Bobi Wine?
Dr T Amale Talumba Bobi Wine,wabula Okwawukanako ne Opposition zetubadde nazo emabega nga mwami Besigye,Kawanga Ssemwogerere nabalala,kyaberera banna Uganda kyangu okuwakanya oluwabula okuwahgira nokuwa endowooza ye Ku bonna abesimbyeewo.

Gwe Hon Kyagulanyi Ssentamu Bwewajja wayagala mubugenderevu otukwate Omugeto otupakire mu kkutiya emu lwampaka olwo nofana nga Dictator Museveni gwoyagala okujjako.

Nze mmanyi bulungi Obukodyo bwabanabyabufuzi bonna kaabe Museveni,gwe wakibala nti abakoowo bangi,abatalina mirimu naddala abavubuka abali mu Uganda nebweru weggwanga.

Wasalawo Gwe wenyini okutondawo ebibinja ebivuma nokuwemula buli muntu enkola eyo gyebayita SCIENTIFIC PANDA GGALI.

Wadde abobwongo obutono basobola okugamba nti sigwe AGAMBA abantu okuvuma nokutyobola abantu naye wakati wange naawe okimanyi Nti Gwe watandika Ensonga ezo kusindika abavubuka bawemule nokuvuma nokutyobola buli muntu okuva kumukulembeze weggwanga YOWERI Kaguta Museveni

Bangi nekubannnabyabufuzi aba opposition abatali basanyufu kubanga wassawo embeera gyebayita “WAGIRA BOBI WINE LWAMPAKA,OBA TOMUWAGIRA SIRIKA,NEBWOSIRIKA TULINA EDDEMBE ERIKWOGEZA WETWAGALIDDE,BWOGAANA TUKUWEMULE TUKUWE LEVEL”

Okimanyi Ensonga yokuwemula okuvuma nokutyobola nene,bambi bangi abatasobola kwelwanako abakafiriddemu bangi abakuwahisde olwempaka nabalala abandyagade okukuwabula nga bakwagala naye nga batya abavubuka okubawemula nokibatyoboola ekikolebwa mubugenderevu

Mugamba nti Yoweri Kaguta Museveni alina drone era EWAMBA ABANTU Naamwe Mulina Drone yokuwemula era abantu bagikaaba okuli bannadiini,Besigye,Bannabyabufuzi abayimbi nabalala.

Nkiddamu TEAM BOBI WINE Gwe Awemula nokuvuma abantu,bonna sigwe abalagira wabula enkola eyo gwewagitandika olwo Abalala nebagibukira

Ensobi omuntu gyakola at a personal Level Tunenya maama we,ensobi Omuntu gyakola at a public level Tunenya kitaawo eryo lyeggwanga lyo.

BOBI WINE olabizissa Abaganda kubanga buli omu Alabye amagezi gaffe wegakoma Ku kigambo Kimu “KOMANYOKO” “MAZZI GWE”. “MATAKO GWE” lwaki ngamba nti baganda kubanga wosinga obuwagizi era gyewafunye obululu.

LWAKI SIWAGIRA BOBI WINE?
1) Sitekeddwa Kuwagira Bobi Wine Lwampaka

2) Nze Siwagira Baganda kubanga Bachamukiriza Tebawaburwa bamalala ate tebagaliza (balogo)

3)Nakoowa Chaakaali wa ba Opposition kubanga it always ends in Tears like Besigye

4) Bobi Wine Museveni Yeykuleeta let me support who brought you instead of who was brought

5)Newankubadde Museveni Alina Shida ze,naye naawe tomatiza CV yo nafu lwakuba abakoowu mu Uganda bangi abategefu okugenda nabuli Kuyita Mulugya

6) Your past have become your enemy and you deny it Bobi Wine

7) Nina Ensonga kasanvu lwaki sikuwagira but nkuwa ekitiibwa nga Hon Bobi Wine

Nze Dr T Amale #ststus_benz